EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
|
| 1 |
| Laba bwe kiri ekirungi, bwe kisanyusa, Ab'oluganda okubeera awamu nga batabaganye! |
| 2 |
| Kiri ng'amafuta ag'omuwendo omungi agafukibwa ku mutwe, Agaakulukutira mu kirevu, Mu kirevu kya Alooni; Agakulukutira ku lukugiro lw'ebyambalo bye; |
| 3 |
| Kiri ng'omusulo gw'okulusozi Kerumooni, Ogugwa ne ku nsozi za Sayuuni; Kubanga eyo Mukama gy'agabira omukisa, n'obulamu obw'emirembe n'emirembe. |
| Save Notes |
https://beblia.bible:81/BibleAudio/lugandalbr/psalms/133.mp3
150
133