Luganda Bible
|
| 1 |
| Mulabe, mumwebaze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, Abayimirira ekiro mu nnyumba ya Mukama. |
| 2 |
| Muyimuse engalo zammwe eri awatukuvu, Mumwebaze Mukama. |
| 3 |
| Mukama akuwe omukisa ng'ayima mu Sayuuni; Oyo eyakola eggulu n'ensi. |
| Save Notes |
https://beblia.bible:81/BibleAudio/luganda/psalms/134.mp3
150
134