Luganda Bible
|
| 1 |
| Mumutendereze Mukama. Mumutendereze Katonda mu watukuvu we: Mumutendereze mu bbanga ery'amaanyi ge. |
| 2 |
| Mumutendereze olw'ebikolwa bye eby'amaanyi: Mumutendereze ng'obukulu bwe obulungi bwe buli. |
| 3 |
| Mumutendereze n'eddoboozi ery'ekkondeere: Mumutendereze n'amadinda n'ennanga. |
| 4 |
| Mumutendereze n'ekitaasa n'okuzina: Mumutendereze n'ebyo ebirina engoye n'endere: |
| 5 |
| Mumutendereze n'ebitaasa ebivuga ennyo: Mumutendereze n'ebitaasa eby'eddoboozi ettono. |
| 6 |
| Buli ekirina omukka kimutendereze Mukama. Mumutendereze Mukama. |
| Save Notes |
https://beblia.bible:81/BibleAudio/luganda/psalms/150.mp3
150
150