Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
|
| 1 |
| Mutendereze Mukama! Mutendereze Katonda mu kifo kye ekitukuvu; mumutenderereze ne mu ggulu lye ery’amaanyi. |
| 2 |
| Mumutendereze olw’ebikolwa bye ebiraga amaanyi ge; mumutendereze olw’obukulu bwe obusukkiridde. |
| 3 |
| Mumutendereze n’eddoboozi ery’ekkondeere, mumutendereze n’ennanga ey’enkoba n’endere. |
| 4 |
| Mumutendereze n’ebitaasa n’amazina; mumutendereze n’ebivuga eby’enkoba n’endere! |
| 5 |
| Mumutendereze nga mukuba ebitaasa; mumutendereze n’ebitaasa ebivuga ennyo! |
| 6 |
| Buli ekissa omukka kitenderezenga Mukama! Mutendereze Mukama. |
| Save Notes |
https://beblia.bible:81/BibleAudio/lugandaeeee/psalms/150.mp3
150
150